username:

password:



 

 Songs
 Albums
 Diggers
 Comments
 Blogwalls

 About
 Email Me


445,329 Albums + 604,843 Individual Songs
Send
Send
 
 
Descriptions

Tukutendereza Yesu Luganda New 2015 Lyrics | Uganda Gospel Revival Song





Yesu Mulokozi wange Leero nze wuwo wekka Omusaayi gwo gunnaazizza Yesu Mwana gwendiga (GLORY GLORY HALLELUJAH) in Africa also sang in Runyankole Rukiga (Video next)
MUSIC NAKIE JULIAN LYRICS HD VIDEO Joshua Ayebare Joshwebs
Tukutendereza, Yesu
Yesu Oli Mwana gwendiga;
Omusayi gwo gunnaazizza
Nkwebaza, OMulokozi

Edda nafuba bufubi
Okufuna emirembe;
Leero mmaliridde ddala
Okweyabiza Yesu

Nnaababuulira abantu
Obulokozi bwonna
Obutali bwa kitundu
Obulamba obwobuwa

Nnaategeezanga ebya Yesu
Nobuvumu ne sitya;
Eyanzigya mu busibe
Nokuwonya eyamponya

Neebaza eyannunula nze;
Eyamponya wa kisa!
Yesu ankuuma ansanyusa era
Bulijjo yeebazibwe
---------------------------------


© 2021 Basing IT